Psalms 136:17-21

17 aYe yafufuggaza bakabaka abaatiikirivu,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
18 bN’atta bakabaka ab’amaanyi,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
19 cYe yatta ne Sikoni, kabaka w’Abamoli,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
20Era ye yatta ne Ogi kabaka wa Basani,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
21 dN’awaayo ensi yaabwe okuba obutaka,

kubanga okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.
Copyright information for LugEEEE